KIMMEMETTE LYRICS
omuwesi bwatagatta byuuma newaba yasinga okuweesa obuweesi bwe buba bwamufa togge eeh eh eh
omutoonzi bwakuwa edoboozi gwe ate nolemwa okuyimba edoboozi lyo liba lya kufa togge
naye osanga mungu gwawa tabikoleramu kyeejo baaaba, akwagaza omulimu ggwe gwakola
bayina kuba nga gwe mwaami love ya kimmemette, webale nnyo okwezuula
love ya kimmemtte
Love ya kimmemette.......yakimmemette
onkyamude nnyo baby ............ love ya kimmemette
VERSE 2
kiseebo kimanyi nti tuli couple kimanyui ababa mu couple tebagatamu bya ntolo
nze nekisebo kyange waliwo wetukuba tepple nga tulinga na baby binyuma nnyo ebya couple
wamponya ebyo kukaaba, wamponya ebyo kudaaga onkyamudde nnnyo baby
baby olna talanta, nze ela ndifa nkulojja obukodyo obutakugwaako
nze baby ela nkwewuunya
CHORUS
#VERSE 3
Ngeenda nakukwaagala otye njagala nkutye nkutwaala ewa maaama gwe alimu ebintu byange
kajampuni abalagadde sikulekerawo na wadde mwaganya, mbu abalindilizi ba twaale
kukyendabye ko nze kiwedde kankuyiite na taata wabaana, gwe alina ebyama byange
love ya kimmemette
#LosingControl Video still on Promo. Keep the love and support
Keep it at Wajjid promotionz Always
Purple Party Uganda
#PurpleParty2015LidoBeach
#kadanke_beach_carnivalAtLidoBeach22ndAugust
Purple Party Uganda
#PurpleParty2015LidoBeach
#kadanke_beach_carnivalAtLidoBeach22ndAugust
No comments:
Post a Comment